Acts 8:15-17

15 aBwe baatuuka ne basabira abakkiriza bano abaggya bafune Mwoyo Mutukuvu, 16 bkubanga yali tannaba kubakkako, kubanga baali babatizibbwa mu linnya lya Mukama waffe Yesu kyokka. 17 cAwo Peetero ne Yokaana ne bassa emikono gyabwe ku bakkiriza abo, ne bafuna Mwoyo Mutukuvu.

Copyright information for LugEEEE